WUUNO AGENDA OKUDDA MU BIGERE BYA PRESIDENT MUSEVENI MU BBIRI ABIRI MU MUKAAGA(2026)
Bulyoomu yesunga kwaaniagenda okuddako okulembera UGANDA yattu, abamu nga bali mu tagende anagenda, abandi balowooza nti oba binankyuukamu nga esala ya bana baliwo, oba olya’wo nebafuna kumuntu owenjawulo naye nga bwekiri nti entebbe yo’bukukulembezze ewooma nabwekityo bulyoomu ajesunga ate nga najirina alabika nga atandika obutandisi , kale 2026 kugenda kuba kufungiza nakuluma gwawagulu .
Kyimanyidwa nti UGANDA bukya nge’baawo tefuna ngako bukulembezze bwamirembe okuvira dala erimubufuzi bwa’matwaale .
Wetwamala okufuna obwetwaaze mu 1962/9th /october bulyoomu yajaguza olwobuwanguzi bwe’gwanga lyelyaali lituseeko naye ekyebuzibwa ,Egwanga lyebatulekera abali abafuzi bamatwale , balituwa kubera nga obukulembeze obukyusibwa bukyuuke nga ku mindunu jemundu oba?
Kuba tulabye nga buli aja okukulembera Uganda yaffe ayingirawo na mundu ekintu ekikyalemye omunansi okutegeera.
Advertisement
Mumyaaka asatu mu omunaana(38) okuvira dala mu 1986 , PRESIDENT MUSEVENI jeyawambiramu obukulembezze bwa uganda yattu kirabika nga ntiokulonda oba kyitte okuba akalulu byava dda kumazima tebikyakola byona biringa kyakwekwasizako kuba emirundi minji avuganyizidwa efunda eziwerako era nga awangulwa naye byona biganye okukola kwegamba omunansi okulonda kwe tekubalidwaamu makulu.
gwe nga omunansi, olowooza ki ekiyinza okukolebwa mu kukyuusa obukulembezze nga tewayiridwa musaayi gwa muna uganda yenna nga webize bibaawo ku kukyuusa obukulembeezeobuvudeko bwona?
Advertisement
Advertisement
TUKOLA KU NSONGA ZINNO WAMANGA
■Enkayana ku ttaka.
■Okutereeza obuseenze bwo .
■Okulungamya N’okutekerateekera Estates.
■Okudukanyiza amayumba go oba okusololeza sente z’abapangisa.
■Okuzuula ebintu byo ebyabula.
■Okukolera Ekiraamo kyo mu audio oba video.
■Okunonyereza amazima agetengeredde omutari kyekubiira.
■Okukuuma ebintu byo oba okubizza nga bibbidwa gwe awangalira ebulaaya.
■Okukola ku kyappa kyo mungeri yonna jokyetaaga mu.
■Okununula ettaka lyo.
■Okomyaawo ebintu byo ebyawambibwa nebida mikono emituufu.
Discover more from TV-10 Gano Mazima
Subscribe to get the latest posts sent to your email.