Minisitule Y’abavubuka, Emizannyo N’ebitone, Mubwakabaka Bwa Buganda Efulumizza Enteekateeka Kwebanaatambulira Omwaka Guno.
Enteekateeka eno eyanjuddwa Minisita w’Abavubuka Emizannyo n’Ebitone, Oweek Ssaalongo Sserwanga Robert, mu nsisinkano n’abatwala eby’emizannyo mu Bwakabaka, abaami ba Kabaka, abakulembeze b’Abavubuka mu Masaza ne...