Health News

EBY’OBULAMU: EBIRUNGI EBIRI MU OVAKEDO

Ovakedo zirina enkozesa ez’enjawulo olw’obuwoomi bwazo, obutonde bwayo, n’ebiriisa byayo. Ebimu ku bintu ebisinga okukozesebwa mu ovakedo mulimu;

Enkozesa y’okufumba olw’obutonde bwayo obugagga, obuzigo n’obuwoomi bwa butto. Zi ovakeda ziyinza okukozesebwa mu saladi ne guacamole. Omuzigo gwa ovakedo era gwettanirwa nnyo mu kufumba. Emigaso mu biriisa; Ovakedo alimu ebiriisa bingi, alimu amasavu amalungi, ebiwuziwuzi, vitamiini n’ebiriisa. Ovakedo amanyiddwa olw’amasavu gazo agayamba omutima era nga awa ensibuko ennungi eya potassium, vitamiini K, E ne C. Amasavu ga kedo malungi kubanga mulimu oleic acid alina omugaso ogwamanyi mu mubiri gw’omuntu.

Ovakedo mulungi mu kulabirira olususu, amafuta ag’obutonde agali mu ovakedo gamufuula ekirungo ekimanyiddwa ennyo mu bintu ebikola ku lususu n’okujjanjaba enviiri. Kedo asobola okozesebwa mu kifo kya butto oba mayonnaise. Kedo asobola okugatibwa mu smoothies era akozesebwa mu biwoomerera nga ovakedo mousse, ice cream ne puddings. Ovakedo era asobola okukola nga emmere y’abaana ewaka olw’abutonde bwayo obuweweevu, obuwoomi, n’ebiriisa ebingi. Osobola okumusota n’omuwa abaana abawere.

Okutwaliza awamu ovakedo kibala kya bintu bingi era nga kisobola okukozesebwa mu ngeri nnyingi ez’enjawulo.

Related posts

Magoola Takes on Equity Bank: Fresh Legal Battle Erupts Over Shs578bn Government Bailout

Dean Lubowa Saava

HEALTH: FACTS ABOUT LEMON.

admin

How Loss of Teeth Can Result in Death.

Cathy Mirembe

BEAUTY: TIPS TO A GLOWING SKIN.

Dean Lubowa Saava

LOVE : Where Can I Find The Right One.

Dean Lubowa Saava

Rwanda begins vaccine trial to curb Marburg virus outbreak

ndiwalanakiwa@gmail.com

US cuts to HIV/AIDS will cost millions of lives – UNAIDS chief warns

ndiwalanakiwa@gmail.com

HEALTH: FACTS A BOUT GINGER.

admin

Understanding the Complexity of Irrational fears

Ssekanyumiza Amansa Bwino

Arua City Steps Up Mpox Sensitization Efforts Following Surge in Cases Along Uganda-DRC Border

Barbra Zeka

Leave a Comment