WEEBALEGE NNABIJJANO KULIKA OKUTUZAALIRA KABAKA EJJANO!!: OMULANGIRA MUTEBI AZAALIDDWA MU DDWALIRO E MULAGO.
Obuganda bwabuna essanyu, anti bwerwali bweruti nga muzzukulu wa Mugema e Bbira. Ow’EnkimaNnaabakyala Sarah Nalule Kisosonkole Omuzaana Kabejja, ng’azaala Kabaka ejjano. Bw’atyo Omuzaana n’afunirawo erinnya...