Crime & Security ReportHealth NewsInvestigatives FilesJustice In The CityNational NewsOpinions & Blogs in Features News

GANO MAZIMA: KYADAAKI EDWALRO LYA URO CARE E’ NANSANA LITUWADDE OLUDDA LWALYO KU NSONGA Z’O KUFFA KWA ALI KIVUMBI EYALONGOSEBWA MU DWALIRO LYAABWE NGA TANAFFA.

ABAKULIRA EDWALIRO LY’A URO CARE E’NANSANA BAMAZZE NE’BAVAAMU OMWAASI NEBATUWA DR.WATYA STEVEN OKUSOBOLA OKUNYONYOLA NGA BULI KIMU BWE’KYAALI NGA ALI KIVUMBI EYALIKO OMULWADDE WABWE TANAFFA.

Nga bwekiri nti lubale wo’mulamu tasamirirwa , bwanti DR.WATY STEVEN bwanyonyola ku nsonga za ALI KIVUMBI eza muvirako kuffa naye famile ye nesigalamu obumulumulu ku nfa ye.

DR. WATYA NGA ANYONYOLA KUNSONGA EZAVIRAKO ALI KIVUMBI OKUFFA.

Oluvanyuma lwa Family ya ALI KIVUMBI (Omugenzi) okuvaayo neyemulugunya ku kuffa kwo’muntu wabwe nga bwekutategerekeka, Ffe aba TV10 GANO MAZIMA abakugu mu kunonyereza kunsonga za bantu awatuli kyekubiira ,twaayo netubitekamu engato okusobola okumanya dala ekyetuufu kyeki ekyali kivirideko ALI KIVUMBI okufa era twatandikirawo omulimu gwaffe nga bwetweyama okuwereza egwanga lino na’mazima amerere agetengeredde agataliiko kyekubiira.

Bwetutyo twatandikirawo omulimo gwaffe nga tuwuliriza okuva kumuntu yena eyalinako esonga yonna eyali yekuusa ku ALI KIVUMBI kati omugenzi.

Ebisingawo goberera link eno okusobola okunyonyoka obulunji wa jebyatandikira dala.

https://youtube.com/@tv10-ganomazima?si=-1RXG68YdZbt5Np5

DR.WATYA STEVEN y’omu kubakukira edwaliro lya URO CARE era nga musawo okukutivu amanyikidwa wano mu’UGANDA ku ndwadde ezikwatagana ne “UROLOGY” , Ono yaliko ku case ya ALI KIVUMBI nga tanaffa.

Mukwogerakwe yasoose kutuusa kusasira kwe eri famile yo mugenzi nga tanabaako kyatunyonyola era nakirza nti bakola kumuntu wabwe buli ekisoboka nga mukama tanamujja mubulamu bwense’no newankubadde makama bwatyo bw’eyasalawo.

ALI KIVUMBI (Omugenzi) yagenda mu dwaliro lya URO CARE mu mwezi gwo’musanvu (7) mu naku zomwezi nomwaka ebitatukirwidwa, bwebatyo ne’bamwekebejja okusobola okuzuula ki kyebali bayina okumajjanjaba era nebazuula ebuzibu obwamuliko oba endwadde DR. WATYA STEVEN jeyaganye okwatukiriza mulujjude olwobutaba nalukusa nga obusawo bwebubalagira okukuuma ebyaama bya balwadde okujjako nga bamazze okufuna olukussa okuva eri omuntu omutuufu akirizibwa.

Oluvanyuma nga bamazze okuzuula ekyali kimusumbuwa , Bamuteeka ku bujanjabi bwa’makerenda bwe’balowooza nti bunamutereeza kukyaali kyimusumbuwa, newankubadde byaali tayo nga ayiwa ensaano ku’mazi tebyasobola kola wadde nga bwe’bali balowooza era bwe’batyo basalawo bamukyuuse obujjanjabi .

Basalawo ku mulongoosa era buli kimu kyatambula bulunji dala nga bwebali bakitegese naye nga wayise enaku nnya (4) nga avudeyo mu kulongosebwa , yatandika okuwulira obubi no’kusa obubi ekyaleeta ekyukakyuuka embi eyali tewomessa nakabululu nga ayina okufufuna obujjanjabi obwali businga ku bwabwe .

DR.STEVEN WATYA mu bigambo bye agamba bwati

oluvanyuma lwo’kuzuula byetwekebejja byona ku mugenzi (ALI KIVUMBI) byali byetagisaamu obukuggu oba amgezi amalala age’nkukunala era tetwabandaala twavaayo ne twogera ne famile ye ate okusobola okumufunira obujjanjabi obwetagisa. ENSALAWO YALI YAKUMUSINDIKA KU NSABYA HOSPITAL era netumusindikirawo nabyona ebyali byetagisa okumugenderako, bwatyo bwava mudwaliro lyaffe. Ayongerako nagamba nti ” Esonga eyamutwalisa Mu NSABYA HOSPITAL yali ya kufunna kifananyi kya CT SCAN ffe kyetutalina mwo’bo obudde ,olwe’songa nti edwaliro lyaffe lya UROLOGY nga te obuzibu bweyali afunye bwaali mu mawugwe ate nga tetubikolako kuba ffe twali tumaliriza ekyali kyimulesezza mu dwaliro lyaffe.

THE QUESTION IS , WHOM DO YOU BLAME WHEN YOUR LOVED ONE DIES IN THE HOSPITAL ?

Related posts

Ugandan Media socialist Frank Gashumba’s apology to Buganda Kingdom or to Katikiro Peter Mayiga it’s political. Dean Lubowa Saava says.

Fred Wakisa

The Rise And Fall Of NUP Under the Leadership of Kyagulanyi.

admin

PART TWO (2): Mpuuga Vs The National Unity Platform.

Dean Lubowa Saava

Leave a Comment