30.8 C
Kampala
February 13, 2025
National News

OBUTEEMU : Akulira Ekikka Kye Endiga Akubiddwa Amasasi.

Amawulire age ennaku agakagwawo galaga nti Omutaka Lwomwa Daniel akubidwa amasasi agamutidewo akawungezi ka leero mu bitundu bye Lungujja, Mengo. Amasasi gamukubidwa mukifuba era omussay gubade gukulukuta mu bungi nga guvva mu mubili gwe.

Kigambibwa nti Omutaka abade ava mu bitundu bye e buikwe gye yabade agenze okukola emilimo gye.

Omugenzi amasasi gamukubidwa nga atusse ku kukubo eliweeta ewuwe era yeyeka akubidwa yadde abade alina abantu abalala bali naabo mu motoka ye.

Kawungezi kanaaku eli Obuganda ne Uganda okutwaliza awaamu olwo okufilwakao Omutaka Lwoma, era tutusa okussila kwaffe eli abenju ye no Obuganda okutwaliza awaamu.

Ebisingawo ku mboozi eno bilindilile ku mukutu gwaffe guuno.

Related posts

TRANSPORT: HAVE YOU EVER TRAVELLED WITH A TAXI?.

admin

PARLIAMENT: Police Detention Cells Have Turned Into Death Traps.

Dean Lubowa Saava

SPORTS: Uganda To Co Host AFCON 2027.

admin

Leave a Comment